Dataset Viewer
Auto-converted to Parquet Duplicate
audio
audioduration (s)
1.34
14.6
text
stringlengths
8
167
source
stringclasses
1 value
sample_rate
int32
24k
24k
session
stringclasses
3 values
Bannamisono bafuba misana na kiro okuggyayo ekifaananyi abantu kye basuubira.
toby
24,000
session1
Mu Uganda omusono ogwo gukyali mupya naye nga kirabika nti gugenda kukulaakulana.
toby
24,000
session1
Essomero ly'ebyemikono eriri e Makerere y'entabiro ya bannamisono abakyatandika.
toby
24,000
session1
Abayizi b'emisono baayise bulungi mu mwaka gwabwe ogusembayo.
toby
24,000
session1
Omukolo gwaliwo nga abiri mu mukaaga mu mwedzi gwa Museenene.
toby
24,000
session1
Omwoleso ogw'ebyennyambala ogw'omwaka guno gw'asinga ogw'omwaka guli ogwaggwa.
toby
24,000
session1
Aboolesi bonna n'abazinyi b'amazina g'ekinnansi baali bayizi ba byamikono.
toby
24,000
session1
Omukolo ogwo gwali mumpi ddala.
toby
24,000
session1
Emisono gisukkulumye ku biyiiye eby'emikono ebirala ebirabwako.
toby
24,000
session1
Ensagi zino waliyo n'aboolesi b'emisono abasajja.
toby
24,000
session1
Okuyingira kwali kwa bwereere.
toby
24,000
session1
Omwolesa gw'emisono gwali gulaga engeri omutindo gw'obuyiiya bwe gweyongedde mu Uganda.
toby
24,000
session1
Waliyo emisono mingi emipya mu kisaawe ky'ebyemisono.
toby
24,000
session1
Mukwano gwange yeegasse ku mulimu gw'obwolesi.
toby
24,000
session1
Ani akumanyi mu kampuni eyo?
toby
24,000
session1
Muganda wange omuwala munnamisono.
toby
24,000
session1
Kati waliwo enkulaakulana erabwako mu by'emisono.
toby
24,000
session1
Abayizi bangi basazeewo okukozesa ebikozesebwa ebiri ku mulembe ate nga bya bbeeyi.
toby
24,000
session1
Abantu b'omu kibuga balafuubna okubeerawo.
toby
24,000
session1
Bizineesi y'okwoza emmotoka yankwata omubabiro.
toby
24,000
session1
Bizineesi ezimu zirina amannya agasikiriza.
toby
24,000
session1
Bizineesi ezimu zibbulwa mu mannya g'abannannyini zo.
toby
24,000
session1
Bizineesi erabise okukwata akati kubanga buli gy'olaga emmotoka zoozebwa.
toby
24,000
session1
Ntwala emmotoka yange ku ggwoolezzo buli wiikendi.
toby
24,000
session1
Bannannyini bizineesi baagala abakozi babeere nga bakozesa obwangu ate nga bakola bulungi.
toby
24,000
session1
Bamakanika oluusi bonoona ebitundu by'emmotoka eby'amasannyalaze.
toby
24,000
session1
Emmotoka etera okufuna ebizibu ng'etambula.
toby
24,000
session1
Yagambye nti yingini yabadde tetambula bulungi nga bulijjo.
toby
24,000
session1
Yingini z'emmotoka zoozebwa.
toby
24,000
session1
Kyandiba nga yingini y'emmotoka ye yayozeddwa ng'ekyayokya.
toby
24,000
session1
Ebbugumu lireeta amazzi mu yingini y'emmotoka.
toby
24,000
session1
Emmotoka ye yalina yingini erina obugabanyirrizo.
toby
24,000
session1
Okwoza yingini z'emmotoka ezimu kyongeza amasannyalaze.
toby
24,000
session1
Lwaki oluusi emmotoka zirema okutandika?
toby
24,000
session1
Okwoza yingini y'emmotoka kisobola okuleetawo ebizibu ebirala.
toby
24,000
session1
Amazzi tegalina kuteekebwa kumpi na bintu byamasannyalaze.
toby
24,000
session1
Weegendereze nga oyoza yingini y'emmotoka.
toby
24,000
session1
Kyaja ya bbaatule (alutaneeta) ya nkizo nnyo mu yingini y'emmotoka.
toby
24,000
session1
Ebitundu by'emmotoka eby'enjawulo birina emirimu egy'enjawulo.
toby
24,000
session1
N'emmotoka ziba ne bbaatule.
toby
24,000
session1
Akagera ekipimo ky'amasannyalaze ka mugaso ki?
toby
24,000
session1
Kiki ekiyinza okuleetera amasannyalaze okuyitamu?
toby
24,000
session1
Okubezaawo emmotoka kya bbeeyi.
toby
24,000
session1
Ebintu ebyokwegendereza byetaaga okufiibwako okw'amaanyi.
toby
24,000
session1
Ekitundu ky'omuliro kikolebwa okuluŋŋamya kyenkana ebitundu by'ekidduka byonna.
toby
24,000
session1
Ebitundi by'emmotoka ebyenjawulo by'etaaga okuddaabirizibwa.
toby
24,000
session1
Giraasi ya kwegendereza nnyo.
toby
24,000
session1
Amazzi gatalazza ebyuma ebimu.
toby
24,000
session1
Ekyuma ekyo kirina ebikikola bingi.
toby
24,000
session1
Ebitundu bingi ebyonooneka singa amasannyalaze gaba gabiyiseemu.
toby
24,000
session1
Biyinza okubeera nga bya bbeeyi okuddizibwawo.
toby
24,000
session1
Emmotoka ya ssente mmeka?
toby
24,000
session1
Omuntu yeetaaga okwoza emmotoka n'ekala bulungi.
toby
24,000
session1
Ggyako enfuufu ng'okozesa ekigoye ekirimu ssabbuuni sso si mazzi.
toby
24,000
session1
Kizibu okukuuma yingini nga nnyonjo mu nsi yaffe.
toby
24,000
session1
Alipoota empya ebuusabuusa okunoonyerezebwa okwakoleddwa.
toby
24,000
session1
Yali yeetaaga ssente mpitirivu ez'okussa mu nkungaana ze.
toby
24,000
session1
Talina ssente wadde.
toby
24,000
session1
Akakiiko kakkirizza okwongera okuteekamu ssente.
toby
24,000
session1
Pulezidenti yasisinkana olukiiko lwa bamanisita nga munaana mu Ntenvu.
toby
24,000
session1
Embalirira ezongeddwako ensimbi zisobola okuyisibwa essaawa yonna nga zikkiriziddwa.
toby
24,000
session1
Waliwo ebitongole ebisaba okwongezebwa ku mbalirira ng'okunoonya obululu bw'okulonda kutuuse wakati.
toby
24,000
session1
Amaka g'obwapulezidenti gasabye nti ebimaze okuyisibwa birina okukolebwa bunnambiro.
toby
24,000
session1
kkojjaawe yamutuusaako ogw'obuliisamaanyi.
toby
24,000
session1
Tuyinza kukomya tutya okukozesa eryanyi mu maka?
toby
24,000
session1
Abantu baasengulwa okubumbulukuka kw'ettaka.
toby
24,000
session1
Ebintu bye byonna byabbiddwa.
toby
24,000
session1
Eggwanga lirimu obusambattuko bw'ebyobufuzi mu bitundu ebimu.
toby
24,000
session1
Alipoota empya yafulumizibwa mu Gwekkuminoogumu.
toby
24,000
session1
Poliisi yasuubizza okugonjoola okukontana kwabwe.
toby
24,000
session1
Ekitongole ekisaasaanya amasannyalaze mu ggwanga kyalangirira nti kyali kya kwongeza bisale by'akyo.
toby
24,000
session1
Belgium kati y'ekyasinze okubeera n'omusolo gw'amasannyalaze ogwa waggulu mu nsi yonna.
toby
24,000
session1
Okulwawo okwekebejja ekirwadde kireseewo okuteebereza nti mwandibaamu ebyobufuzi.
toby
24,000
session1
Ebola yabalukawo mu kiseera Uganda we yali ekyaliza Nnaabakyala wa Bungereza.
toby
24,000
session1
Amakolero agamu gayiwa kazambi w'ebintu ebitabuletabule, pulaasitiika, n'ebipapula mu bitundu ebibeeramu abantu.
toby
24,000
session1
Kasasiro wa pulasitiika n'empapula asaasaanira mu maka g'abantu.
toby
24,000
session1
Ekiro abatuuze bookya omu ku kasasiro.
toby
24,000
session1
Nnina emmotoka ssatu
toby
24,000
session1
Singa emmotoka eba esimbiddwa mu kyangaala, amazzi gateekwa okuggyibwamu.
toby
24,000
session1
Ebiseera ebimu ekiwujjo tekimalaamu mazzi gonna agaba galegamye mu malobo g'emmotoka.
toby
24,000
session1
Singa musigalamu amazzi amatono, eba ejja kwesiba.
toby
24,000
session1
Okwesiba kuyinza okubaawo mu biseera by'obunnyogovu obw'amaanyi.
toby
24,000
session1
Kyali kyetaagisa okuyiiya ekyuma ekirwanyisa embeera eyo etasanyusa.
toby
24,000
session1
Akapima ebbugumu ka mugaso ki?
toby
24,000
session1
Ebbugumu ly'amazzi agawoza litera kubeera mu diguli nsanvu mu ttaano n'omwenda.
toby
24,000
session1
Ebbugumu bwe ly'eyongera, amazzi agali mu lupiira nga gafuumuuka.
toby
24,000
session1
Empiira ziyinza okuleeta obuzibu, singa ziremererwa okuggula ng'ebbugumu ly'amazzi lyeyongedde.
toby
24,000
session1
Obudde bubuguma ekimala.
toby
24,000
session1
Ekizibu kino kya bya kikugu ekigonjoddwa mu ngeri ey'ekinnasaayansi.
toby
24,000
session1
Si kituufu nti nasindise munnamawulire.
toby
24,000
session1
Yandiba munnaddiini omulala atali ye.
toby
24,000
session1
Ebigambo byafulumira mu lupapula lwa New Vision owa nga mwenda Ogwekkumineebiri.
toby
24,000
session1
Munnamawulire yamukuba ekifaananyi bwe yali alabiseeko mu kkooti.
toby
24,000
session1
Waliwo ebifaananyi bye mu mawulire ng'amusika ekitoji.
toby
24,000
session1
Alumbye bannamawulire babiri mu mwaka gumu.
toby
24,000
session1
Kati kifuuse kya bulijjo abakungu ba gavumenti okukuba bannamawulire.
toby
24,000
session1
Ekkanisa kye kimu ku bitongole ebisinga okwesigibwa.
toby
24,000
session1
Ebitongole byombi weebiri.
toby
24,000
session1
Ekyandisinze ekkanisa kye yandikoze kwetondera bannamawulire.
toby
24,000
session1
Bannamawulire baali ba kisa eri kabona.
toby
24,000
session1
End of preview. Expand in Data Studio
README.md exists but content is empty.
Downloads last month
6